Oliwa
[00:00.30] Oliwa oliwa?
[00:02.25] Oh my baby where you are?
[00:04.46] Oliwa oliwa?
[00:06.80] Oh my baby where you are?
[00:08.43] Nessim Pan Production
[00:09.29] Gwe ate nze atali machine
[00:11.70] N’emyaka mito miteen
[00:14.19] Wabaawo ekibanja
[00:16.11] Kyokka ng’okimanyi gwe abireeta
[00:19.02] Ekimbunya amasuuka
[00:21.22] My babe gwe abireeta
[00:23.68] Jangu ondabe ntaawa
[00:26.18] I wanna see you
[00:28.92] Ntidde nnyo leero
[00:30.87] Enju eringa erimu omuntu
[00:33.70] Bwotajje leero
[00:35.65] Ntuuse okwekola ekintu
[00:37.90] Oliwa oliwa?
[00:40.44] Oh my baby where you are?
[00:42.72] Oliwa oliwa?
[00:45.26] Oh my baby where you are?
[00:47.48] Okunsanga n’obutansanga
[00:49.97] Gyonaviira ebweru w’eggwanga
[00:52.47] Wayigira wa ebintu by’okulumya?
[00:54.67] Ndowooza olaba bulijjo byeggamba
[00:57.68] Ondowoozesa nnyo n’ontabula obwongo
[01:01.89] Oba wankola ki ekyo n’onteeka mu circle!
[01:06.80] Buli lukya nkutaawa
[01:09.04] Wootali mpulira eno ebikoona
[01:11.79] Ssikulimba nkugamba
[01:13.95] Ojje osibeko eno amakanda
[01:16.70] Ntidde nnyo leero
[01:18.83] Enju eringa erimu omuntu
[01:21.61] Bwotajje leero
[01:23.86] Ntuuse okwekola ekintu
[01:26.32] Oliwa oliwa?
[01:28.53] Oh my baby where you are?
[01:31.28] Oliwa oliwa?
[01:33.52] Oh my baby where you are?
[01:35.76] Babe teekawo embeera
[01:37.89] Aah teekawo embeera
[01:40.35] Kuba nninze nnyo
[01:42.60] Oba nkunyiizizza onsonyiwe
[01:45.38] Oliwaaaaa?
[01:49.94] Otuuse waaaaa?
[01:54.61] Okunsanga n’obutansanga
[01:57.04] Gyonaviira ebweru w’eggwanga
[01:59.83] Wayigira wa ebintu by’okulumya?
[02:01.83] Ndowooza olaba bulijjo byeggamba
[02:04.87] Ntidde nnyo leero
[02:06.79] Enju eringa erimu omuntu
[02:09.78] Bwotajje leero
[02:11.82] Ntuuse okwekola ekintu
[02:14.10] Oliwa oliwa?
[02:16.85] Oh my baby where you are?
[02:18.95] Oliwa oliwa?
[02:21.67] Oh my baby where you are?
[02:24.46] Ntidde nnyo leero
[02:26.41] Enju eringa erimu omuntu
[02:29.03] Bwotajje leero
[02:31.06] Ntuuse okwekola ekintu
[02:33.79] Oliwa oliwa?
[02:35.71] Oh my baby where you are?
[02:38.53] Oliwa oliwa?
[02:40.76] Oh my baby where you are?
[03:02.37] Oliwa oliwa?
[03:04.61] Oh my baby where you are?
[03:07.40] Oliwa oliwa?
[03:09.53] Oh my baby where you are?
