Lrc Player

Pretty pretty remix

King Saha ft Fefe bussi
[03:43.70]·
This lyric sheet isn't paired with a song yet, so lines are shown but won't sync or seek.

[00:01.72] Pretty Pretty (remix) Lyrics

[00:02.53] She were looking so pretty pretty

[00:04.93] FBM

[00:05.48] Naye ng’ayagala bya right now kati kati

[00:06.28] Remix

[00:08.67] She don’t want me say jigi jigi

[00:10.30] Pretty pretty, Feffe Bussi King, Kabaka

[00:11.89] Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati

[00:12.69] King Saha

[00:14.55] Eeh yeah yeah

[00:16.67] Oh ooh

[00:18.01] Eeh yeah yeah yeah yeah…

[00:18.28] Nessim Pan Production

[00:19.60] I remember one day the words she said

[00:20.93] Ng’akubye essimu ooh oh (on the telephone)

[00:23.61] Nze yaŋŋamba Saha (hello)

[00:25.73] Nkooye okuba ku bbala

[00:28.92] Nze kale singa namanya

[00:31.03] Sandizze wuwo kulaba nnaku (alaali)

[00:33.96] By’ogoba nga tebikutuka

[00:37.19] Oyimba ennyimba tetuziwulira

[00:40.64] Nakanya kumuyita my lady hullo nga tampulira

[00:45.69] Naddamu nenkuba ngezeeko okwegayirira era yagaana (nakaaba)

[00:52.07] Nentoba, bwentyo nenfuba

[00:56.85] Kati akuba essimu hullo ooh, eh (hullo)

[01:01.40] Yaŋŋamba maama yogerako nange

[01:04.05] Nemmugamba sijja kwogerako naawe

[01:06.71] Omukwano maama kye nkusaba naawe

[01:09.37] Nemmugamba tonsaba kintu naawe

[01:12.05] Eh mukwano waakiri lyako naawe

[01:14.75] Nemmugamba nazze nzikuse naawe

[01:17.67] Omukwano oba twogere naawe

[01:20.91] Nemmugamba nayogera dda naawe, oh Lord

[01:24.62] She were looking so pretty pretty (yes)

[01:27.28] Naye ng’ayagala bya right now kati kati (kati kati now)

[01:30.47] She don’t want me say jigi jigi (what!)

[01:33.13] Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)

[01:36.06] She were looking so pretty pretty (she ah lookin’ beauty)

[01:38.44] Naye ng’ayagala bya right now kati kati (nalulungi)

[01:41.64] She don’t want me say jigi jigi

[01:44.03] Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (okay, ayagalirawo)

[01:46.96] She was pretty like an angel

[01:48.30] Ng’era akaabya kyejo

[01:49.91] Nga buli kirungi ky’alaba, akugamba mp’ekyo

[01:52.84] Kiro mpaka kesho

[01:54.16] Aba akaaba lw’ekyo

[01:56.00] Ng’era relationship njagala egende maaco

[01:58.40] Yali mulungi baaba

[02:00.01] So clean baaba

[02:01.33] Nga bw’ankwatako nze mmala week nga sinaaba

[02:03.99] Yali mukwafu baaba

[02:05.59] Nga kikoola ky’oli ttaaba

[02:06.93] Tobuuza ani amusingayo kuba taliiyo baaba

[02:09.85] Ng’ejjinja ly’omuwendo bwe litemagana

[02:11.71] Zaabu, diamond n’ono owange bw’atemagana ha!

[02:15.14] Yakoppa malayika nno n’azifaanana

[02:17.54] Olwo abasajja ku nsi olwo empale nezikankana pretty pretty

[02:21.00] She were looking so pretty pretty (yes)

[02:23.39] Naye ng’ayagala bya right now kati kati (kati kati now)

[02:27.10] She don’t want me say jigi jigi (what!)

[02:29.49] Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)

[02:32.14] She were looking so pretty pretty (she ah lookin’ beauty)

[02:35.07] Naye ng’ayagala bya right now kati kati (nalulungi)

[02:38.27] She don’t want me say jigi jigi

[02:40.40] Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (la la la la)

[02:44.39] Singa yaguma n’alinda teyandibadde ng’alumwa (akasajja kayimba ha)

[02:48.62] Singa yatoba wamu nange teyalibadde ng’alumwa aah

[02:55.82] Yali ammazeemu n’omusaayi

[02:57.94] Ntoba misana na kiro alye ku mugaati

[03:01.15] Yali ansizeemu n’obukyayi abaali abange (FBM)

[03:06.21] Nga mbagobye ewange

[03:07.04] Ono yali malayika ssi muntu

[03:08.35] Ng’era tayoza bintu

[03:10.76] Lutalo yamulaba lumu, n’asigalamu akantu

[03:12.10] Ku ye kwembeera

[03:13.68] Nze leero n’enkeera

[03:15.29] Yono Radio gwe yayimbira

[03:16.63] Mbu neera neera

[03:17.96] Kenzo yamusanga akuze

[03:19.30] Nga ne body eweze

[03:20.35] Era terwalwa ng’omukulu afunye kamunguluze

[03:23.01] Nga Beyonce ne Jay-Z

[03:25.40] I loved her ways

[03:26.47] Saha anjulira ono yali pretty in all days

[03:28.87] Kuba buli ssaawa yabanga anyumye

[03:30.46] Nga nange njagala nnyume

[03:32.30] Nga Mayinja nasaba necklace ye bambi eŋŋumye

[03:34.70] Kuba nze yali annemye

[03:36.57] Nga by’ansaba binnemye

[03:38.44] Naye kati naye gyali nkimanyi gamubugumy